Isaiah 35:3-4


3 aMuzzeemu amaanyi emikono eminafu, n’amaviivi agajugumira mugagumye.
4 bMugambe abo abalina omutima omuti nti,
Mubeere n’amaanyi temutya:
laba Katonda wammwe alijja;
alibalwanirira,
alage abalabe bammwe obusungu obw’Obwakatonda,
era alibalokola.
Copyright information for LugEEEE